1/2
OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU screenshot 0
OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU screenshot 1
OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU Icon

OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU

CoreSolutions80
Trustable Ranking Icon
1K+Downloads
10.5MBSize
Android Version Icon4.1.x+
Android Version
2.0(10-12-2020)
-
(0 Reviews)
Age ratingPEGI-3
Download
DetailsReviewsInfo
1/2

Description of OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU

Esswala mu Busiraamu kusinza, okukolebwa mu ngeri eyenjawulo mu biseera ebigere. Mubeeramu ebigambo

ebirina okwogerwa mu Luwalabu nga etteeka. Esswala etandika na kwasanguza nti “Allaahu akbar” (Katonda munene

ali wala wa buli kinene) n‟efundikirwa ne Salaamu nti:

“Assalaamu alaikum warahmatu Llaahi (Emirembe gibabeereko n‟okusaasira kwa Katonda)”.

Esswala eno kye kintu Katonda kye yasooka okulaalika Abakkiriza (nga amaze okulangirira nga bw‟ali Omu

atalina kimwegattako era nti ne Muhammadi Mubaka we).

Esswala kabonero ak‟enkukunala akaawula Omusiraamu ku atali Musiraamu. Asanga omuntu nga asaala, amusanze ne bw‟ataba Musiraamu amanya bumanya nti

gw‟asanze Musiraamu kye kimu amusanze mu Bulaaya,

ku Lukalu lwa Asia, mu Africa oba mu mawanga amalala.

Ebirala okugeza ennyambala, okukomola, oyinza n‟okubisanga mu mawanga n‟ebyobuwangwa by‟abantu abalala.

Okugeza, bw‟ogenda mu Bulaaya mu biseera eby‟obutiti

oyinza obutayawula bakyala Basiraamu na batali Basiraamu, sso nga mu bitundu nga Sudan, amawanga g‟Abawalabu, e Mombasa, n‟abakyala abatali Basiraamu ebiwanvu babyambala ne basiba ne ku mitwe nga bali nga

abambadde hijaabu


OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU - Version 2.0

(10-12-2020)
What's newVersion 1.0

There are no reviews or ratings yet! To leave the first one please

-
0 Reviews
5
4
3
2
1

OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMU - APK Information

APK Version: 2.0Package: com.ebook.Esswala
Android compatability: 4.1.x+ (Jelly Bean)
Developer:CoreSolutions80Privacy Policy:https://www.privacypolicygenerator.info/sample-privacy-policy-templatePermissions:0
Name: OKUSAALA N’OKUSABA MU BUSIRAAMUSize: 10.5 MBDownloads: 0Version : 2.0Release Date: 2020-12-10 01:09:04Min Screen: SMALLSupported CPU:
Package ID: com.ebook.EsswalaSHA1 Signature: DD:57:00:FB:D3:0C:B4:A4:59:43:48:E0:C3:87:09:74:97:00:9D:9CDeveloper (CN): AndroidOrganization (O): Google Inc.Local (L): Mountain ViewCountry (C): USState/City (ST): CaliforniaPackage ID: com.ebook.EsswalaSHA1 Signature: DD:57:00:FB:D3:0C:B4:A4:59:43:48:E0:C3:87:09:74:97:00:9D:9CDeveloper (CN): AndroidOrganization (O): Google Inc.Local (L): Mountain ViewCountry (C): USState/City (ST): California